2 Kings 24:18

Zeddekiya, Kabaka wa Yuda

18 aZeddekiya we yafuukira kabaka yalina emyaka amakumi abiri mu gumu, era n’afugira mu Yerusaalemi emyaka kkumi na gumu. Nnyina erinnya lye yali Kamutali muwala wa Yeremiya ow’e Libuna.
Copyright information for LugEEEE